Hebrews 11:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo olw'okukkiriza abaawangula obwakabaka, abassaawo obutuukirivu, abaafuna ebisuubizo, abaggala emimwa gy'empologoma,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
abaawangula bakabaka olw’okukkiriza, be baakola eby’obutuukirivu, be baafuna ebyasuubizibwa, era be baabuniza obumwa bw’empologoma,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olw'okukkiriza abo be baawangula obwakabaka, be baakola eby'obutuukirivu, be baafuna ebyasuubizibwa, be baabuniza obumwa bw'empologoma,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olw'okukkiriza, abo baawangula obwakabaka, ne bakola eby'obutuukirivu, era ne bafuna ebyo Katonda bye yasuubiza. Baabuniza obumwa bw'empologoma,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
olw'okukkiriza abo be baawangula obwakabaka, be baakola eby'obutuukirivu, be baafuna ebyasuubizibwa, be baabuniza obumwa bw'empologoma,