Hebrews 11:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalala baagumiikiriza okujolongebwa, ne bakubwa enkoba n'okusibibwa enjegere mu makomera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abalala ne basekererwa ne bakubibwa embooko nga bagezesebwa, n’abalala ne basibwa ne bateekebwa ne mu makomera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'abalala ne baduulirwa ne bakubibwa, ne basibibwa ne bateekebwa mu kkomera.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abalala baasekererwa ne bakubibwa era ne basibibwa, ne bateekebwa mu makomera. 38:6:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abalala ne bakemebwa nga baduulirwa era nga bakubibwa, era nate nga basibibwa ne bateekebwa mu kkomera: