Hebrews 11:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abo, sso nga n'ensi baali bagiyitiriddeko obulungi, baabungira mu malungu ne mu nsozi, mu mpuku ne mpampagama z'ensi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ensi nga tebasaanira, nga bayita mu malungu ne mu nsozi nga beekweka mu mpuku ne mu mpampagama z’enjazi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ensi nga tebasaanira, nga bayita mu malungu ne mu nsozi, nga beekweka mu mpuku ne mu bunnya obw'ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ensi nga tebasaanira. Ne batambulatambulanga mu malungu ne mu nsozi, nga basula mu mpuku ne mu binnya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
(ensi beetaasaanira), nga bakyamira mu malungu ne ku nsozi ne mu mpuku ne mu bunnya obw'ensi.