Hebrews 11:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bano newandibadde nga n'okukkiriza kwabwe kubajulira bulungi, tebaafuna kyali kisuubiziddwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abantu bano bonna abajjula okukkiriza tebaafuna kyasuubizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abantu abo bonna newakubadde bakakasibwa olw'okukkiriza kwabwe, tabafuna ekyasuubizibwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo bonna Katonda yabasiima olw'okukkiriza kwabwe. Naye tebaafuna ebyo bye yasuubiza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo bonna bwe baamala okutegeezebwa olw'okukkiriza kwabwe, ne batafuna ekyasuubizibwa,