Hebrews 12:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muluubirirenga okuba mu ddembe n'abantu bonna, era n'obutuukirivu, anti we butali, mpaawo aliraba Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mufubenga okuba n’emirembe n’abantu bonna, era mufubenga okuba abatukuvu, kubanga atali mutukuvu taliraba Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mugobererenga emirembe eri abantu bonna, n'obutukuvu, awatali obwo tewali aliraba Mukama:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mufubenga okuba n'emirembe mu bantu bonna, era mufubenga okuba n'obutukuvu, kubanga we butali tewali aliraba Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mugobererenga emirembe eri abantu bonna, n'obutukuvu, awatali obwo siwali aliraba Mukama: