Hebrews 12:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabulewo omuseegu oba omwonoonefu nga Ezawu, eyatunda obukulu bw'obuggulanda bwe olw'olulya olumu luti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era mwegendereze waleme okubaawo omwenzi mu mmwe wadde atatya Katonda nga Esawu eyatunda ebyobusika bwe olw’olulya olumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era mwegendereze waleme okubaawo omwenzi, oba atatya Katonda, nga Esawu, eyatunda obusika bwe olw'akawumbo k'emmere akamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwerinde, waleme kubaawo mwenzi, oba alulunkanira eby'ensi nga Esawu, eyatunda obusika bwe olw'olulya olumu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
walemenga okubeera omwenzi, oba atatya Katonda, nga Esawu, eyatunda obusika bwe olw'akawumbo k'emmere akamu.