Hebrews 12:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebigambo 'era n'omulundi omulala' bitegeeza ng'ebintu ebiyuuguumizibwa bijja kuggyibwawo, anti nga bino bintu buntu bitonde, walyoke wasigalewo biri byokka ebitayuuguumizibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kitegeeza nti agenda kumalawo nate ebyo ebinyenyezebwa, kyokka ebitanyenyezebwa bisigalewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekyo, nti, “Ekyasigadde omulundi gumu,” kitegeeza okuggibwawo kw'ebyo ebikankanyizibwa, ng'ebyakolebwa, ebitakankanyizibwa biryoke bibeerewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Okugamba nti “Njija kuddamu,” kitegeeza nti ebitonde ebinyeenyezebwa biriggyibwawo, olwo ebyo ebitanyeenyezebwa biryoke bisigalewo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekyo, nti Ekyasigadde omulundi gumu, kitegeeza okuggibwawo kw'ebyo ebikankanyizibwa, ng'ebyakolebwa, ebitakankanyizibwa biryoke bibeerewo.