Hebrews 12:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kuba Omukama gw'ayagala amugunjula, aswanyuula buli mwana we gw'afuna”?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama gw’ayagala amukangavvula, Era abonereza buli gw’ayita omwana we.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Mukama gw'ayagala amukangavvula, Era akuba buli mwana gw'akkiriza.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga oyo Mukama gw'ayagala, amukangavvula, era abonereza buli gw'ayita omwana we.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama gw'ayagala amukangavvula, Era akuba buli mwana gw'akkiriza.