Hebrews 12:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oba temugunjulwa mutyo, nga bonna bwe baakolebwa, awo nno muli baana ba mu bwenzi, temuli baana ddala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye singa temukangavvulwa, nga bwe kitugwanira ffenna, muba temuli baana be ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwe mutakangavvulwa nga n'abalala bwe bakangavvulwa, munaaba beebolereze, so si baana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye bwe mutakangavvulwa ng'abalala bwe bakangavvulwa, muba beeboolereze, sso si baana ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe munaabeeranga awatali kukangavvulwa, okugwana okututuukako fenna, muli beebolereze, so si baana.