Hebrews 13:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Yezu naye yabonaabonera bweru wa wankaaki alyoke atukuze abantu n'omusaayi gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo ne Yesu kyeyava abonaabonera era n’afiira ebweru w’ekibuga alyoke atutukuze n’omusaayi gwe ye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne Yesu kyeyava abonaabonera ebweru wa wankaaki, alyoke atukuze abantu n'omusaayi gwe ye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne Yesu kyeyava abonaabonera ebweru wa wankaaki w'ekibuga, alyoke atukuze abantu n'omusaayi gwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ne Yesu kyeyava abonabonera ebweru wa wankaaki, alyoke atukuze abantu n'omusaayi gwe ye.