Hebrews 13:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Temwerabiranga kukolera bulungi bantu n'okuyambagana mu byetaago; ebitambiro eby'engeri eyo bisanyusa Katonda.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Temwerabiranga kukola bulungi n’okugabananga; kubanga ssaddaaka eziri ng’ezo Katonda zimusanyusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye okukola obulungi n'okukkaanya temwerabiranga: kubanga ssaddaaka eziri ng'ezo zimusanyusa nnyo Katonda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era temwerabiranga okukola obulungi n'okuyambagana. Ebyo bye bitambiro ebisanyusa Katonda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye okukola obulungi n'okukkaanya temwerabiranga: kubanga ssaddaaka eziri ng'ezo zisanyusa nnyo Katonda.