Hebrews 13:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutusabire; twekakasa ng'emmeeme yaffe ntereevu; twagala kweyisa bulungi mu buli kintu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mutusabirenga, kubanga tumanyidde ddala nga tulina omwoyo mulungi, era twagala okukolanga obulungi mu buli kimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mutusabirenga, kubanga tumanyidde ddala nga tulina omwoyo omulungi, nga twagala okubanga n'empisa ennungi mu byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mutusabirenga, kubanga tumanyi nti tulina omwoyo omulungi era twagala okukola obulungi mu buli kimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mutusabirenga: kubanga tumanyidde ddala nga tulina omwoyo omulungi, nga twagala okubanga n'empisa ennungi mu byonna.