Hebrews 2:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yennyini yayita mu kugezebwa, kati asobola bulungi okuyamba abalala abali mu kugezebwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yabonaabona, ye yennyini ng’akemebwa, alyoke ayambe abo abakemebwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ye yennyini yabonaabona ng'akemebwa, kyava ayinza okubayamba abo abakemebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era kaakano asobola okuyamba abo abakemebwa, kubanga ye yennyini yakemebwa era n'abonaabona.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga olw'okubonyaabonyezebwa ye yennyini ng'akemebwa, kyava ayinza okubayamba abo abakemebwa.