Hebrews 2:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wamubuzaako katono okuba nga bamalayika; wamutikkira ekitiibwa n'ettendo;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wamussa obuteenkana nga bamalayika, okumala akaseera katono, wamutikkira engule ey’ekitiibwa n’ettendo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wamussa akaseera katono obuteenkana nga bamalayika; Wamussaako engule ey'ekitiibwa n'ettendo, N'omufuza emirimu egy'emikono gyo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wamutonda n'abulako katono okwenkana bamalayika. Wamutikkira engule eyeekitiibwa n'ettendo, n'omuwa okufuga ebintu byonna bye wakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wamukola okubulako akatono okuba nga bamalayika; Wamussaako engule ey'ekitiibwa n'ettendo, N'omufuza emirimu egy'emikono gyo: