Hebrews 3:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
baki abo abaawulira ate ne bajeema? Si be bo abaali bamaze okuva e Misiri nga bakulemberwa Musa?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Be baani abaawulira, naye ne bajeema? Si abo bonna abaava mu Misiri ne Musa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baani abo abaawulira, naye ne bajeema? Si beebo bonna abaava mu Misiri nga bakulemberwa Musa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Be baani abaawulira eddoboozi lya Katonda ne bamujeemera? Be bo bonna Musa be yakulembera n'abaggya mu Misiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baani bwe baawulira abaamusunguwaza? si abo bonna abaava mu Misiri ne Musa?