Hebrews 3:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate b'ani be yalayirira obutayingiza mu kiwummulo kye? Si be bo abaagaana okumuwulira?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era baani abo Katonda be yalayirira obutayingira mu kiwummulo kye? Si abo abataagonda?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era baani be yalayirira obutayingira mu kiwummulo kye? Si beebo abataagonda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era be baani be yalayirira obutayingira mu kiwummulo kye? Be bo abaamujeemera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era baani be yalayirira obutayingira mu kiwummulo kye, wabula obo abataagonda?