Hebrews 3:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
muleke kugugubya mitima gyammwe nga mu kujeema, ku lunaku olw'ekikemo mu ddungu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
temukakanyaza mitima gyammwe, nga bali bwe baajeema, ku lunaku lwe bagezesaako Katonda mu ddungu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Temukakanyaza mitima gyammwe, nga mu kiseera kye baajeemeramu, Nga ku lunaku lw'ebakemerwako mu ddungu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
temukakanyaza mitima gyammwe, nga bajjajjammwe bwe baajeema ku lunaku lwe baakemerako Katonda mu ddungu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Temukakanyaza mitima gyammwe, nga mu kusunguwazibwa, Nga ku lunaku olw'okukemerwa mu ddungu,