Hebrews 4:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anti oli aba ayingidde mu kiwummulo kya Katonda, awummula emirimu gye, nga Katonda bwe yakola ku gigye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga oyo ayingira mu kiwummulo kya Katonda, awummula emirimu gye nga Katonda bwe yawummula ng’amaze emirimu gye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli ayingira mu kiwummulo kya Katonda, era aba awummula emirimu gye, nga Katonda bwe yawummula egigye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga buli muntu, Katonda gw'awa ekiwummulo, awummula emirimu gye, nga Katonda bwe yawummula egigye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ayingidde mu kiwummulo kye, era naye ng'awummudde mu mirimu gye, nga Katonda bwe yawummula mu gigye.