Hebrews 4:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nga bwe waliwo nno abakyasobola okuyingiramu, kubanga bali be baali bagambye amawulire amalungi baalemwa okuyingira olw'obutawulira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyaterekerwa abamu okuyingiramu, ate ng’abo abaasooka okubuulirwa Enjiri, tebaayingira olw’obujeemu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale kubanga kisigaddeyo abalala okukiyingiramu, n'abo abaasooka okubuulirwa Enjiri tebaayingira olw'obujeemu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abo abaasooka okuwulira Amawulire Amalungi, tebaayingira mu kiwummulo ekyo, olw'obutakkiriza bwabwe. N'olwekyo waliwo abalala abakkirizibwa okuyingira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale kubanga kisigaddeyo abalala okukiyingiramu, n'abo abaasooka okubuulirwa, enjiri ne batayingira olw'obutagonda,