Hebrews 5:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
era nga bw'agamba n'awalala nti: “Ggwe oli kabona emirembe gyonna mu lubu lwa Melekisedeki.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era n’awalala agamba nti, “Ggwe walondebwa okuba Kabona emirembe n’emirembe, ng’olubu lwa Merukizeddeeki bwe luli.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era nga bw'ayogera awalala nti, “Ggwe oli kabona emirembe gyonna, mu lubu lwa Merukizeddeeki.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era awalala Katonda agamba nti: “Ggwe oli kabona emirembe gyonna, mu lubu lwa Melikizeddeki.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era nga bw'ayogera awalala nti Ggwe oli kabona emirembe gyonna ng'engeri ya Merukizeddeeki bw'eri.