Hebrews 6:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne mutabeera awo nga mugayadde, wabula abalabira ku abo olw'okukkiriza kwabwe n'obugumiikiriza abasikira ebisuubizo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Tetwagala mube bagayaavu, wabula mube ng’abo abakkiriza era abagumiikiriza ne bafuna ekyasuubizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
mulemenga okubeera abagayaavu, naye mube ng'abo abakkiriza era abagumikiriza ne bafuna ebyasuubizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tetwagala mube bagayaavu, wabula mube ng'abo abakkiriza era abagumiikiriza, ne bafuna ebyasuubizibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mulemenga okubeera abagayaavu, naye abagoberera abo olw'okukkiriza n'okugumiikiriza abasikira ebyasuubizibwa.