Hebrews 6:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Essuubi eryo ye nnanga y'omwoyo gye tulina ennywevu etesagaasagana; essuubi eriyingirira ddala munda emabega w'olutimbe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Essuubi eryo lye linywereza ddala emmeeme zaffe ng’ennanga bw’enyweza eryato. Essuubi eryo lituyingiza munda w’eggigi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebyo bye binyweza ddala emmeeme zaffe ng'essika ery'obulamu, essuubi eritabuusibwabuusibwa era erinywevu, era eriyingira munda w'eggigi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Essuubi eryo lye linywereza ddala emitima gyaffe ng'ennanga bw'enyweza eryato. Era liyingirira ddala mu kifo ekitukuvu, ekiri emabega w'olutimbe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
lye tulina ng'essika ery'obulamu, essuubi eritabuusibwabuusibwa era erinywevu era eriyingira munda w'eggigi.