Hebrews 7:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga yali akyali mu ntumbwe za jjajjaawe Yiburayimu Melekisedeki lwe yamusisinkana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yali akyali mu ntumbwe za jjajjaawe, Merukizeddeeki bwe yamusisinkana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga yali akyali mu ntumbwe za jjajjaawe, Merukizeddeeki bwe yamusisinkana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga yali ng'akyali mu ntumbwe za jjajjaawe Aburahamu, Melikizeddeki bwe yamusisinkana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga yali akyali mu ntumbwe za jjajjaawe, Merukizeideeki bwe yamusisinkana.