Hebrews 7:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Obwakabona bwe bukyuka, n'etteeka ggwe wamma lirina kukyuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga bwe wabaawo okukyusibwa mu bwakababona, era kiba kyetaagisa n’okukyusa mu mateeka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga obwakabona bwe bukyusibwa era n'amateeka tegalema kukyusibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Obwakabona bwe bukyusibwa, era n'amateeka tegalema kukyusibwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga obwakabona bwe buwaaayisibwa, era n'amateeka tegalema kuwaanyisibwa.