Hebrews 7:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ye gwe bajulira nti: “Ggwe oli kabona emirembe gyonna; mu lubu lwa Melekisedeki.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Kristo ayogerwako nti, “Oli kabona okutuusa emirembe gyonna ng’olubu lwa Merukizeddeeki bwe luli.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Kristo ayogerwako nti, “Oli kabona okutuusa emirembe gyonna Ng'engeri ya Merukizeddeeki bw'eri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyo ayogerwako nti: “Oli kabona emirembe gyonna, mu lubu lwa Melikizeddeki.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga ategeezebwa nti Oli kabona okutuusa emirembe gyonna Ng'engeri ya Merukizeddeeki bw'eri.