Hebrews 7:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olwa kino Yezu yafuuka omuyima ow'endagaano ekira.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu kyeyava afuuka omuyima w’endagaano esinga obulungi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne Yesu bw'atyo bw'afuuka omuyima w'endagaano esinga obulungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu kyeyava afuuka omuyima w'endagaano esinga obulungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ne Yesu bwe yafuuka bw'atyo omuyima w'endagaano esinga obulungi.