Hebrews 7:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sso ono kubanga asigalawo emirembe gyonna, n'obwakabona bw'alina bwa mirembe gyonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye olwokubanga Yesu abeerera emirembe gyonna, alina obwakabona obutakyukakyuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kubanga ye Yesu abeerera emirembe gyonna, kyava alina obwakabona obutavaawo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Yesu nga bw'ali omulamu emirembe gyonna, obwakabona bwe bwa lubeerera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye oyo, kubanga abeerera okutuusa emirembe gyonna, alina obwakabona obutavaawo.