Hebrews 9:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga ekiraamo kitandika okukola luvannyuma lwa kufa, kubanga tekikola ng'eyalaama akyali mulamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga kikola ng’eyakikola afudde, kubanga tekiba na makulu eyakikola bw’aba ng’akyali mulamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga endagaano ey'obusika ekola nga eyagikola amaze okufa, kubanga teba na makulu nga eyagikola akyali mulamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekiraamo tekikola ng'eyakiraama akyali mulamu, wabula amala kufa, ne kiryoka kikola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga endagaano ey'obusika enywerera awaba okufa: kubanga yali etuukirizza ekyagiragaanyisa eyagiragaana ng'akyali mulamu?