Hebrews 9:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu Tteeka nno byonna kyenkana bitukuzibwa na musaayi, era awatali musaayi kuyiika, tewaba kusonyiyibwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era mu mateeka buli kintu kitukuzibwa na musaayi, era awatali kuyiwa musaayi tewabaawo kusonyiyibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era mu mateeka buli kintu kitukuzibwa na musaayi, era awatali kuyiwa musaayi tewabaawo kusonyiyibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mu Mateeka, kumpi buli kintu kitukuzibwa na musaayi, era awatali kuyiwa musaayi, tewabaawo kusonyiyibwa bibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era mu mateeka kubulako katono ebintu byonna okunaazibwa omusaayi, era awataba kuyiwa musaayi tewabaawo kusonyiyibwa.