Hosea 1:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yaggya Lo-Rukama ku mabeere, era n'aba olubuto, n'azaala omwana mulenzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Gomeri bwe yamala okuggya Lolukama ku mabeere, n’aba olubuto olulala n’azaala omwana wabulenzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Gomeri bwe yamala okuggya Lolukama ku mabeere, n'aba olubuto n'azaala omwana wa bulenzi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Gomeri bwe yamala okuggya Takwatirwakisa ku mabeere, era n'aba olubuto nate. N'azaala omwana wa bulenzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yamala okuggya Lolukama ku mabeere, n'aba olubuto n’azaala omwana wa bulenzi.