Hosea 12:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yameggana ne Malayika n'amuwangula; yakaaba n'amuwanjagira amusaasire. Yamusanga e Beteli n'ayogerera naye eyo__
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda ow’Eggye, Mukama ly’erinnya lye erijjukirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda ow'eggye, Mukama lye linnya lye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama, Katonda Omuyinzawaabyonna, erinnya lye ye Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda ow'eggye; Mukama kye kijjukizo kye.