Hosea 2:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“N'olw'ekyo, nzija kumuseemyaseemya, mmutwale mu ddungu, njogere eri omutima gwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ku lunaku olwo,” bw’ayogera Mukama, “olimpita nti, ‘mwami wange;’ toliddayo nate kumpita, ‘ Mukama wange.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olulituuka ku lunaku olwo,” bw'ayogera Mukama, olimpita Isi; so tokyampita Baali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu biro ebyo alimpita bba, nga takyampita mukama we,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olulituuka ku lunaku olwo, bw'ayogera Mukama, olimpita Isi; so tokyampita Baali.