Hosea 2:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku olwo ndikuba endagaano ku lwabwe n'ebisolo by'omu nsiko, n'ebinyonyi eby'omu bbanga n'ebyewalula eby'oku ttaka; omutego gw'akasaale, ekitala n'olutalo ndibimala mu nsi; ndibawa ne batuula ntende.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ndikwogereza mu bwesigwa, era olimanya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ndikwogereza mu bwesigwa, era olimanya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ndiba mwesigwa gy'oli era olimmanya nga nze Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ndikwogereza mu bwesigwa: era olimanya Mukama.