Hosea 4:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Balirya naye tebalikkuta; balikola obwamalaaya naye tebagenda kwala, kubanga baava ku Mukama, ne beewaayo mu
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Balirya naye tebalikkuta, balikola ebibi eby’obwenzi kyokka tebalyeyongera bungi, kubanga bavudde ku Mukama ne beewaayo
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balirya naye tebalikkuta; balyenda so tebalyala, kubanga banvuddeko nze Mukama, ne basinza ba katonda abalala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Balirya naye tebalikkuta, balyenda naye tebalyala, kubanga banvuddeko nze Mukama, okusinza balubaale.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo balirya ne batakkuta; balyenda so tebalyala: kubanga baleseeyo okussaayo omwoyo eri Mukama.