Hosea 5:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebikolwa byabwe tebibaganya kudda eri Katonda waabwe; omwoyo omwenzi guli mu mitima gyabwe, n'Omukama tebamumanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebikolwa byabwe tebibaganya kudda eri Katonda waabwe, kubanga omwoyo ogw’obwamalaaya guli mu mitima gyabwe, so tebamanyi Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ebikolwa byabwe tebibaganya kukyukira Katonda waabwe, kubanga omwoyo ogw'obwenzi guli mu bo, so tebamanyi Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebikolwa byabwe tebibaganya kudda eri Katonda waabwe, kubanga balimu omwoyo ogw'obutali bwesigwa, era tebamanyi Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebikolwa byabwe tebibagaanye kukyukira Katonda waabwe: kubanga omwoyo ogw'obwenzi guli mu bo, so tebamanyi Mukama.