Hosea 5:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baligenda okunoonya Omukama n'amagana gaabwe, tebalimuzuula, aliba abeetegudde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baligenda n’ebisibo byabwe n’amagana gaabwe okunoonya Mukama, tebalimulaba; abaviiridde, abeeyawuddeko.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Baligenda n'embuzi zaabwe n'ente zaabwe okunoonya Mukama, naye tebalimulaba; kubanga abavuddeko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baligenda okunoonya Mukama baweeyo ebitambiro byabwe eby'endiga n'ente, tebalimuzuula, kubanga abavuddeko.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Baligenda n'embuzi zaabwe n'ente zaabwe okunoonya Mukama; naye tebalimulaba: abeeyawuddeko.