Hosea 6:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye naawe Yuda, amakungula gakutegekerwa, bwe ndimala okuzza abasibe b'abantu bange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Naawe Yuda, amakungula gatuuse. “Bwe ndikomyawo emikisa gy’abantu bange,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naawe, ayi Yuda, okukungula kutegekeddwa, bwe ndikomyawo emikisa gy'abantu bange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era nammwe ab'omu Buyudaaya, ntaddewo ekiseera eky'okubabonererezaamu olw'ebyo bye mukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naawe, ai Yuda, ebikungulwa byakuteekerwawo, bwe ndikomyawo obusibe obw'abantu bange.