Hosea 6:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baamenya endagaano e Adamu, eyo gye baamenyera obwesigwa gye ndi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Okufaanana nga Adamu, bamenye endagaano, tebaali beesigwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bo, era nga Adamu basobezza endagaano: era bankuusizzakuusizza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Naye nabo nga Adamu, baamenya endagaano gye nakola nabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bo nga Adamu basobezza endagaano: eyo bankuusizza.