Hosea 8:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Yisirayeli bamumize, kati ali mu mawanga ng'ekintu omutali nsa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Isirayiri amaliddwawo; ali wakati mu mawanga ng’ekintu ekitagasa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isiraeri amiriddwa ddala, kaakano bali mu mawanga ng'ekibya ekitaliiko kye kigasa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Yisirayeli efuuse ng'amawanga amalala, era tekyagasa: eri ng'ekibya ekyatise.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isiraeri aliiriddwa ddala: kaakano bali mu mawanga ng'ekibya ekitaliiko bwe kisanyusa.