Hosea 9:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda wange alibakasuka eri, kubanga tebamuwulidde, baliba babungeese mu mawanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda wange alibavaako kubanga tebamugondedde; baliba momboze mu mawanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda wange alibasuula kubanga tebaamuwulira, era baliba mmomboze mu mawanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda wange aliboola abantu be, kubanga tebamuwulira. Baliba babungeese mu mawanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Katonda wange alibasuula kubanga tebaamuwulira: era baliba mmomboze mu mawanga.