Hosea 9:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku lunaku lw'embaga eziragiddwa mulikola ki, ku lunaku olw'embaga y'Omukama?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kiki ky’olikola ku lunaku olw’embaga ezaalondebwa, ku lunaku olw’embaga ya Mukama?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulikola ki ku lunaku olw'okukuŋŋaana okutukuvu, ne ku lunaku olw'embaga ya Mukama?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulikola ki ku lunaku olukulu, olunaku olw'Embaga ya Mukama?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulikola ki ku lunaku olw'okukuŋŋaana okutukuvu, ne ku lunaku olw'embaga ya Mukama?