Isaiah 1:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Munaabe, mwerongoose, muggye obugwenyufu bwammwe mu maaso gange; mulekere awo okukola ebibi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munaabe, mwetukuze muggirewo ddala ebikolwa byammwe ebibi gye ndi, mulekeraawo okukola ebibi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munaabe, mwerongoose; muggyirewo ddala ebikolwa byammwe ebibi. Mukomye okukola obubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Munaabe, mutukule. Mukomye obutali butuukirivu bwonna bwe ndaba mukola. Mulekere awo okukola ebibi,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munaabe, mwerongoose; muggyengawo obubi bw'ebikolwa byammwe bive mu maaso gange; mulekenga okukola obubi: