Isaiah 1:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa munakkiriza ne mugonda, mulirya ku birungi by'ensi;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe munaagondanga ne muwulira, munaalyanga ebirungi eby’ensi;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe munaagondanga ne muwulira, munaalyanga ebirungi eby'ensi:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe munaabanga abagonvu era abawulize, munaalyanga ebirungi ensi yammwe by'ebabaliza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe munaagondanga nemuwulira; munaalyanga ebirungi eby’ensi: