Isaiah 1:27 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Siyoni alinunulibwa butuukirivu, era n'abo mu kyo abaliba beenenyezza balinunulibwa obutuukirivu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Sayuuni alinunulibwa lwa bwenkanya, n’abantu baamu abalyenenya mu butuukirivu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sayuuni alinunulibwa mu mazima, na beenenya mu ye n'obutuukirivu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama omwenkanya era omutuukirivu, ajja kununula Yerusaalemu, n'abaamu bonna abakyuka ne beenenya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Sayuuni alinunulibwa n'omusango n'abakyufu be n'obutuukirivu.