Isaiah 1:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mazima mulikwatibwa ensonyi olw'emivule gyammwe gye mweyagalirangamu; era muliswala olw'ennimiro ze mweroboza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Kubanga mulikwatibwa ensonyi olw’emiti mwe mwenyumiririzanga, n’olw’ennimiro ze mweroboza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ensonyi ziribakwata olw'emivule gye mwegomba, era muliswazibwa olw'ensuku ze mweroboza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensonyi ziribakwata mmwe olw'emiti gye mwasinzanga, n'olw'ennimiro ze mwawongera balubaale.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ensonyi ziribakwata olw'emivule gye mwegomba, era muliswazibwa olw'ensuku ze mweroboza.