Isaiah 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Singa Omukama w'Amagye teyatulekerawo baawonawo, twandibadde nga Sodoma, twandifuuse nga Gomorra.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Singa Mukama ow’Eggye teyatulekerawo bantu abatonotono abaasigalawo twandibadde nga Sodomu, twandifuuse nga Ggomola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama ow'eggye singa teyatulekerawo bantu abatonotono abaasigalawo, twandibadde nga Sodomu, twandifaananye nga Ggomola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Singa Mukama Nnannyinimagye teyatulekerawo ku bantu abatono ennyo b'atalizza, twandibadde ng'ab'e Sodoma, twandifuuse ng'ab'e Gomora.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ow'eggye singa teyatulekerawo kitundu ekyafikkawo ekitono ennyo, twandibadde nga Sodomu, twandifaananye nga Ggomola.