Isaiah 10:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
siikole kye kimu ku Yeruzaalemu n'ebifaananyi byakyo ebya balubaale, nga bwe nakola ku Samariya n'ebifaananyi byakyo ebya balubaale?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga bwe nakola Samaliya ne bakatonda baabwe abalala si bwe nnaakola Yerusaalemi ne bakatonda baabwe ababajje?’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Sirikola Yerusaalemi n'ebifaananyi byakyo, nga bwenakola Samaliya n'ebifaananyi byakyo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga bwe nazikiriza Samariya n'ebifaananyi byamu bye basinza, era bwe ntyo bwe ndizikiriza Yerusaalemu n'ebifaananyi byamu bye basinza.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
nga bwe nnakola Samaliya ne sanamu zaakyo, sirikola bwe ntyo Yerusaalemi ne sanamu zaakyo?