Isaiah 10:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Emiti egirisigalawo giriba mitono, nga n'omwana omuto asobola okugibala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’emiti egy’omu kibira kye egirisigalawo giriba mitono nnyo nga n’omwana ayinza okugibala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'emiti egy'omu kibira kye egirisigalawo giriba mitono, n'omwana omuto ng'ayinza okugibala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emiti egirisigalawo mu kibira ekyo ekya Assiriya, giriba gyamunaganwa, n'omwana omuto ng'ayinza okugibala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'emiti egy'omu kibira kye egirisigalawo giriba mitono, omwana omuto n'okuyinza n'ayinza okugiwandiika.