Isaiah 10:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwala wa Gallimu, kuba enduulu! Ggwe Layisa, tegereza! Muddemu Anatoti.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kaaba n’eddoboozi ery’omwanguka ggwe omuwala wa Galimu! Ggwe Layisa wuliriza! Ng’olabye Anasosi!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kaaba n'eddoboozi ery'omwanguka ggwe muwala wa Gallimu! Wulira, ggwe Layisa! Nga zikusanze ggwe Anasosi!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muleekaane mmwe ab'e Gallimu! Mutege amatu mmwe ab'e Layisa! Nga zibasanze mmwe ab'e Anatooti!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yogerera waggulu n'eddoboozi lyo, ggwe muwala wa Gallimu! wulira, ggwe Layisa! Ggwe Anasosi asaasirwa!