Isaiah 10:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Madumena adduse, ab'omu Gebimu beekukumye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Madumena adduse, abantu b’e Gebimu beekukumye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ab'e Madumena badduse, n'ab'omu Gebimu badduse olw'okwewonya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'e Madumenna badduse, n'ab'omu Gebimu banoonya gye banaddukira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Madumena mudduse; abatuula mu Gebimu beekuŋŋaanya okudduka.